Font Size
Ebyabaleevi 18:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Ebyabaleevi 18:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
17 (A)“ ‘Teweebakanga na mukazi ate ne muwala we n’okola nabo ebyensonyi. Era teweebakanga na mwana muwala owa mutabani wa mukazi oyo oba na mwana muwala owa muwala we; kubanga abo ba musaayi gwe gumu n’ogw’omukazi oyo. Ekyo kibi kinene.
Read full chapter
Ekyamateeka Olwokubiri 27:23
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Ekyamateeka Olwokubiri 27:23
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
23 (A)“Akolimirwe omuntu yenna eyeebaka ne nnyina wa mukazi we.”
Abantu bonna ne baddamu nti, “Amiina.”
Read full chapter
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.