Olubereberye 46:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
11 (A)Ne batabani ba Leevi:
Gerusoni, ne Kokasi ne Merali.
Okuva 6:16-19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)Gano ge mannya ga batabani ba Leevi ng’emirembe bwe giri:
Gerusoni ne Kokasi ne Merali.
Leevi yawangaala emyaka kikumi mu asatu mu musanvu.
17 (B)Batabani ba Gerusoni be bano mu bika byabwe:
Libuni ne Simeeyi.
18 (C)Bano be batabani ba Kokasi:
Amulaani ne Izukali, Kebbulooni ne Wuziyeeri.
Kokasi yawangaala emyaka kikumi mu asatu mu esatu.
19 (D)Bano be batabani ba Merali:
Makuli ne Musi.
Abo be b’omu bika bya Leevi ng’emirembe gyabwe bwe gyali.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.