Font Size
1 Abakkolinso 16:2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
1 Abakkolinso 16:2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
2 (A)Buli omu ku mmwe ng’asinziira ku kufuna kwe mu wiiki, abengako ky’atereka, ebintu bireme kukuŋŋaanyizibwa nga nzize.
Read full chapter
Okubikkulirwa 1:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Okubikkulirwa 1:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 (A)Nnali mu mwoyo ku lunaku lwa Mukama waffe,[a] ne mpulira eddoboozi ery’omwanguka emabega wange, eryavuga ng’ery’akagombe,
Read full chapterFootnotes
- 1:10 Olunaku lwa Mukama waffe: kye kikozesebwa okutegeeza olunaku olusooka olwa wiiki, era lujjukirwa nga lwe lunaku Yesu lwe yazuukirirako mu bafu. Lwe lunaku Abakristaayo kwe baakuŋŋaaniranga ne basolooza ebirabo
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.