Add parallel Print Page Options

31 (A)N’agamba Yerobowaamu nti, “Weetwalire ebitundu kkumi, kubanga bw’atyo bw’ayogera Mukama, Katonda wa Isirayiri nti, ‘Laba, ŋŋenda kuggya ku Sulemaani obwakabaka, nkuweeko ebika kkumi.

Read full chapter

31 Then he said to Jeroboam, “Take ten pieces for yourself, for this is what the Lord, the God of Israel, says: ‘See, I am going to tear(A) the kingdom out of Solomon’s hand and give you ten tribes.

Read full chapter

33 (A)Kino ndikikola kubanga banvuddeko ne basinza Asutoleesi katonda omukazi ow’Abamoni, ne batatambulira mu kkubo lyange, wadde okukola ebituufu mu maaso gange newaakubadde okugondera ebiragiro byange oba amateeka gange, nga Dawudi kitaawe wa Sulemaani bwe yakola.

Read full chapter

33 I will do this because they have[a] forsaken me and worshiped(A) Ashtoreth the goddess of the Sidonians, Chemosh the god of the Moabites, and Molek the god of the Ammonites, and have not walked(B) in obedience to me, nor done what is right in my eyes, nor kept my decrees(C) and laws as David, Solomon’s father, did.

Read full chapter

Footnotes

  1. 1 Kings 11:33 Hebrew; Septuagint, Vulgate and Syriac because he has

38 (A)Bw’onoogonderanga byonna bye nkulagira n’otambuliranga mu makubo gange, era n’okolanga ebituufu mu maaso gange ng’okugonderanga ebiragiro n’amateeka gange, nga Dawudi omuddu wange bwe yakola, nnaabeeranga naawe. Ndikukolera ekika eky’enkalakkalira, nga kye nakolera Dawudi, era ndikuwa ne Isirayiri.

Read full chapter

38 If you do whatever I command you and walk in obedience to me and do what is right(A) in my eyes by obeying my decrees(B) and commands, as David my servant did, I will be with you. I will build you a dynasty(C) as enduring as the one I built for David and will give Israel to you.

Read full chapter

(A)Dawudi yakola ebirungi mu maaso ga Mukama, n’agondera ebiragiro bya Mukama ennaku zonna ez’obulamu bwe, okuggyako ensonga ya Uliya Omukiiti.

Read full chapter

For David had done what was right in the eyes of the Lord and had not failed to keep(A) any of the Lord’s commands all the days of his life—except in the case of Uriah(B) the Hittite.

Read full chapter