Add parallel Print Page Options

15 (A)Mukama aliva ku Isirayiri, abeere ng’ekitoogo bwe kinyeenyezebwa mu mazzi, era alisimbula Isirayiri okubaggya mu nsi eno ennungi eya bajjajjaabwe, n’abasaasaanyiza emitala w’Omugga,[a] kubanga baasunguwaza Mukama bwe baakola bakatonda Baaseri.

Read full chapter

Footnotes

  1. 14:15 kitegeeza Omugga Fulaati

20 (A)ndisiguukulula Isirayiri okuva mu nsi yange, gye mbawadde, era sirifaayo na ku yeekaalu eno gye neewongera olw’Erinnya lyange. Ndigifuula ekisekererwa era ekinyoomebwa mu mawanga gonna.

Read full chapter

(A)Kyokka Katonda alikuzikiriza emirembe gyonna;
    alikusikula, akuggye mu maka go;
    alikugoba mu nsi y’abalamu.

Read full chapter

22 (A)Naye abakozi b’ebibi balifiirwa ebirungi eby’ensi,
    n’abatali beesigwa balizikirizibwa.

Read full chapter