Add parallel Print Page Options

22 (A)Yuda ne bakola ebibi mu maaso ga Mukama, okusinga ne bajjajjaabwe bye baakola era ebibi byabwe ne bikwasa Mukama obuggya. 23 (B)Beezimbira ebifo ebigulumivu n’empagi za Baaseri ku buli lusozi oluwanvu ne wansi wa buli muti omugazi. 24 (C)Era waaliwo n’abaalyanga ebisiyaga mu nsi, ne bakolanga eby’emizizo byonna abamawanga Katonda be yagoba mu maaso g’Abayisirayiri bye baakolanga.

Read full chapter

40 (A)Sulemaani n’agezaako okutta Yerobowaamu, naye Yerobowaamu n’addukira e Misiri, ewa Sisaki[a] kabaka waayo, n’abeera eyo okutuusa Sulemaani bwe yafa.

Read full chapter

Footnotes

  1. 11:40 Sisaki ye falaawo eyasooka mu kyasa ky’abafuzi ab’amakumi abiri mu ebiri mu Misiri (945–924 bc).