Font Size
1 Bassekabaka 3:12
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
1 Bassekabaka 3:12
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
12 (A)n’akola ky’osabye. Nzija kukuwa omutima omugezi era omutegeevu, so tewalibeerawo eyali akwenkanye oba alikwenkana.
Read full chapter
1 Bassekabaka 4:30
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
1 Bassekabaka 4:30
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
30 (A)Amagezi ga Sulemaani gaali mangi nnyo okukira ag’abasajja bonna ab’ebuvanjuba[a], ate n’okusinga ago ag’e Misiri.
Read full chapterFootnotes
- 4:30 Ekitundu eky’Obuvanjuba kitegeeza amawanga g’Abawalabu abaabeeranga mu buvanjuba bwa Bufirisuuti
Omubuulizi 2:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Omubuulizi 2:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)Ne nfuuka mukulu ne nsukkirira bonna abansooka mu Yerusaalemi. Mu ebyo byonna nasigala siweebuuse mu magezi.
Read full chapter
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.