Add parallel Print Page Options

(A)Sulemaani n’addamu nti, “Olaze ekisa kingi eri omuddu wo, Dawudi kitange, kubanga yali mwesigwa gy’oli, era mutuukirivu ate nga mwesimbu gy’oli. Era oyongedde okulaga ekisa kino ekingi gy’ali n’omuwa omwana okutuula ku ntebe ye ey’obwakabaka leero.

Read full chapter

Emikisa Egiva mu kuba n’amagezi

(A)Mwana wange, teweerabiranga bintu bye nakuyigiriza,
    era okuumanga ebiragiro byange mu mutima gwo,
(B)kubanga bijja kuwangaaza obulamu bwo ku nsi,
    era bikukulaakulanye.

Read full chapter

16 (A)Mu mukono gwago ogwa ddyo mwe muli obuwanguzi;
    ne mu mukono gwago ogwa kkono ne mubaamu obugagga n’ekitiibwa.

Read full chapter

(A)Oyongere ku nnaku z’obulamu bwa kabaka;
    emyaka gye gimutuuse mu mirembe mingi,

Read full chapter

16 (A)Ndimuwangaaza n’asanyuka
    era ndimulaga obulokozi bwange.”

Read full chapter