Add parallel Print Page Options

26 (A)Sulemaani yalina ebisibo by’embalaasi ezisika amagaali enkumi nnya, n’abasajja abeebagala embalaasi omutwalo gumu mu enkumi bbiri.

Read full chapter

26 (A)Sulemaani yakuŋŋaanya embalaasi n’amagaali, era yalina amagaali lukumi mu bina, n’abeebagazi b’embalaasi omutwalo gumu mu enkumi bbiri, be yakuumiranga mu bibuga omwakuumirwanga amagaali, ne mu Yerusaalemi okumpi naye.

Read full chapter

Zibasanze abo Abeesiga Misiri

31 (A)Zibasanze abo abaserengeta e Misiri okuyambibwa,
    abeesiga embalaasi,
abeesiga amagaali gaabwe amangi,
    abeesiga amaanyi amangi ag’abeebagala embalaasi
ne batatunuulira Omutukuvu wa Isirayiri
    wadde okunoonya obuyambi bwa Mukama.

Read full chapter

(A)“Tebaliddayo mu nsi ya Misiri,
    era Obwasuli tebulibafuga
    kubanga baagaana okwenenya?

Read full chapter

28 Embalaasi za Sulemaani zaagulibwanga mu Misiri.

Read full chapter

15 (A)Naye kabaka yamujeemera, n’aweereza ababaka e Misiri okufunayo embalaasi n’eggye eddene. Aliraba omukisa? Omuntu akola ebyo ayinza okuba omulamu? Alimenya endagaano n’awona?’

Read full chapter

Empagi ey’Ekire n’Empagi ey’Omuliro

17 (A)Awo abantu, bwe baasitula nga Falaawo amaze okubaleka, Katonda teyabayisa mu kkubo eriyita mu nsi y’Abafirisuuti, newaakubadde lye lyali ery’okumpi.[a] Kubanga Katonda yagamba nti, “Singa bagwa mu lutalo, bayinza okwejjusa ne bawetamu ne baddayo e Misiri.”

Read full chapter

Footnotes

  1. 13:17 Ekkubo Abayisirayiri lye baakwata okuva mu Misiri, lyaliko ebigo ebbali n’ebbali, Abamisiri mwe baalabirizanga abaaliyitangamu