Add parallel Print Page Options

28 (A)Mugulumize Mukama, mmwe ebika eby’amawanga byonna,
    mutende ekitiibwa kya Mukama awamu n’amaanyi ge.

Read full chapter

(A)Mugulumize Mukama mmwe ebika eby’amawanga byonna;
    mutende ekitiibwa kya Mukama awamu n’amaanyi ge.
(B)Mugulumize Mukama mu ngeri esaanira erinnya lye;
    muleete ekiweebwayo mujje mu mbuga ze.
(C)Musinze Mukama mu kitiibwa eky’obutuukirivu bwe.
    Ensi yonna esinze Mukama n’okukankana.

Read full chapter