1 Ebyomumirembe 29:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
17 (A)Katonda wange, mmanyi nti okebera emitima, era osanyukira obwesimbu, n’ebintu bino byonna mbiwaddeyo awatali kuwalirizibwa, era n’omutima omwesimbu. Era kaakano ndabye abantu bo nga bakuwa n’essanyu n’omwoyo gumu.
Read full chapter
Zabbuli 119:1
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
א Alefu
119 (A)Balina omukisa abo abatambulira mu butuukirivu;
abatambulira mu mateeka ga Mukama.
Engero 12:2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
2 Omuntu omulungi aganja mu maaso ga Mukama,
naye Mukama asalira omusango omuntu ow’enkwe.
Engero 12:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)Mukama akyawa emimwa egirimba,
naye asanyukira ab’amazima.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.