Add parallel Print Page Options

Ekika kya Leevi

(A)Batabani ba Leevi baali

Gerusoni, ne Kokasi ne Merali.

Batabani ba Kokasi ne baba

Amulaamu, ne Izukali, ne Kebbulooni, ne Wuziyeeri.

(B)Ate abaana ba Amulaamu baali

Alooni, ne Musa ne Miryamu.

Batabani ba Alooni baali

Nadabu, ne Abiku, ne Eriyazaali ne Isamaali.

Eriyazaali n’azaala Finekaasi,

ate Finekaasi n’azaala Abisuwa;

Abisuwa n’azaala Bukki,

ate Bukki n’azaala Uzzi;

Uzzi n’azaala Zerakiya,

ne Zerakiya n’azaala Merayoosi;

Merayoosi n’azaala Amaliya,

ne Amaliya n’azaala Akitubu;

(C)Akitubu n’azaala Zadooki,

ate Zadooki n’azaala Akimaazi;

Akimaazi n’azaala Azaliya,

ne Azaliya n’azaala Yokanaani;

10 (D)Yokanaani n’azaala Azaliya (oyo ye yaweerezanga nga kabona mu yeekaalu sulemaani gye yazimba mu Yerusaalemi);

11 Azaliya n’azaala Amaliya,

ne Amaliya n’azaala Akitubu;

12 Akitubu n’azaala Zadooki,

ne Zadooki n’azaala Sallumu;

13 (E)Sallumu n’azaala Kirukiya,

ne Kirukiya n’azaala Azaliya;

14 (F)Azaliya n’azaala Seraya,

ne Seraya n’azaala Yekozadaki;

15 (G)Yekozadaki yatwalibwa mu buwaŋŋanguse Mukama bwe yawaayo Yuda ne Yerusaalemi mu mukono gwa Nebukadduneeza.

16 (H)Batabani ba Leevi baali

Gerusomu, ne Kokasi ne Merali.

17 Gano ge mannya g’abatabani ba Gerusomu,

ne Libuni ne Simeeyi.

18 Batabani ba Kokasi baali

Amulaamu, ne Izukali, ne Kebbulooni ne Wuziyeeri.

19 (I)Batabani ba Merali baali

Makuli ne Musi.

Gino gy’emituba egy’Abaleevi okutandika ne bajjajja baabwe:

20 Abaava mu Gerusomu baali

Libuni mutabani we, ne Yakasi,

ne Zimura, 21 ne Yowa,

ne Iddo, ne Zeera,

ne Yeyaserayi.

22 (J)Bazzukulu ba Kokasi baali

Amminadaabu mutabani we, Koola muzzukulu we,

Assiri muzzukulu we; 23 Erukaana muzzukulu we,

Ebiyasaafu muzzukulu we, Assiri muzzukulu we;

24 (K)Takasi muzzukulu we, Uliyeri muzzukulu we, Uzziya muzzukulu we, ne Sawuli muzzukulu we.

25 Batabani ba Erukaana baali

Amasayi ne Akimosi,

26 ne bazzukulu be nga be ba Erukaana, ne Zofayi,

ne Nakasi, 27 (L)ne Eriyaabu,

ne Yerokamu, ne Erukaana

ne Samwiri.

28 (M)Batabani ba Samwiri baali

Yoweeri omuggulanda we,

n’owokubiri nga ye Abiya.

29 Bazzukulu ba Merali baali

Makuli, ne Libuni,

ne Simeeyi, ne Uzza,

30 ne Simeeyi, ne Kaggiya

ne Asaya, ng’omu ye kitaawe w’omulala nga bwe baddiriŋŋana.

31 (N)Bano be basajja Dawudi be yalonda okukulira eby’ennyimba mu nnyumba ya Mukama, essanduuko ng’eteekeddwamu. 32 Baaweererezanga mu nnyimba mu maaso g’ekuŋŋaaniro ey’Eweema ey’Okusisikanirangamu, okutuusa Sulemaani lwe yazimba yeekaalu ya Mukama mu Yerusaalemi. Era bakolanga emirimu gyabwe, nga bagoberera ebiragiro ebyabaweebwa.

33 (O)Bano be basajja abaaweerezanga, wamu ne batabani baabwe:

Okuva mu Abakokasi;

Kemani, omuyimbi,

mutabani wa Yoweeri, muzzukulu wa Samwiri,

34 (P)muzzukulu wa Erukaana, muzzukulu wa Yerokamu,

muzzukulu wa Eryeri, muzzukulu wa Toowa,

35 muzzukulu wa Zufu, muzzukulu wa Erukaana,

muzzukulu wa Makasi, muzzukulu wa Amasayi;

36 muzzukulu wa Erukaana, muzzukulu wa Yoweeri,

muzzukulu wa Azaliya, muzzukulu wa Zeffaniya,

37 (Q)muzzukulu wa Takasi, muzzukulu wa Assiri,

muzzukulu wa Ebiyasaafu, muzzukulu wa Koola,

38 (R)muzzukulu wa Izukali, muzzukulu wa Kokasi,

muzzukulu wa Leevi, mutabani wa Isirayiri.

39 (S)Kemani yalina muganda we Asafu eyamuyambangako mu mulimu ogwo, era n’ab’enju ye baali bwe bati:

Asafu mutabani wa Berekiya, muzzukulu wa Simeeyi,

40 muzzukulu wa Mikayiri, muzzukulu wa Baaseya,

muzzukulu wa Malukiya, 41 muzzukulu wa Esuni,

muzzukulu wa Zeera, muzzukulu wa Adaaya,

42 muzzukulu wa Esani, muzzukulu wa Zimma,

muzzukulu wa Simeeyi, 43 muzzukulu wa Yakasi,

muzzukulu wa Gerusoni, mutabani wa Leevi.

44 Ne baganda be abalala abaamuyambangako baali abazzukulu ba Merali, mutabani wa Leevi,

Esani mutabani wa Kiisi, muzzukulu wa Abudi,

muzzukulu wa Malluki, 45 muzzukulu wa Kasukabiya,

muzzukulu wa Amaziya, muzzukulu wa Kirukiya, muzzukulu wa Amaziya,

46 muzzukulu wa Amuzi, muzzukulu wa Bani,

muzzukulu wa Semeri, 47 muzzukulu wa Makuli,

muzzukulu wa Musi, muzzukulu wa Merali,

mutabani wa Leevi.

48 (T)Baganda baabwe Abaleevi baavunaanyizibwanga okukola emirimu gyonna egy’omu Weema, ye Nnyumba ya Katonda.

Ennyumba ya Alooni

49 (U)Naye Alooni ne batabani be ne bazzukulu be, be baawangayo ku kyoto ebiweebwayo ebyokebwa ne ku kyoto eky’okwoterezangako obubaane olw’ebyo byonna ebyakolebwanga mu Kifo ekisinga Obutukuvu, olw’okutangirira Isirayiri, nga Musa, omuddu wa Katonda bwe yalagira.

50 Bano be baava mu nda ya Alooni:

mutabani we Eriyazaali, muzzukulu we Finekaasi,

muzzukulu we Abisuwa, 51 muzzukulu we Bukki,

muzzukulu we Uzzi, muzzukulu we Zerakiya,

52 muzzukulu we Merayoosi, muzzukulu we Amaliya,

muzzukulu we Akitubu, 53 (V)muzzukulu we Zadooki,

ne muzzukulu we Akimaazi.

54 (W)Bino by’ebifo ebyabaweebwa okutuulamu ng’ensi yaabwe era bino bye byali biweereddwa bazzukulu ba Alooni Abakokasi, kubanga be baasooka okufuna omugabo.

55 Baaweebwa Kebbulooni mu nsi ya Yuda, n’amalundiro agakyetoolodde, 56 (X)naye ennimiro n’ebyalo ebyetoolodde ekibuga ekyo, byaweebwa Kalebu mutabani wa Yefune. 57 (Y)Bazzukulu ba Alooni baaweebwa Kebbulooni, ekibuga eky’okwekwekamu, Libuna n’amalundiro gaakyo, 58 (Z)Kireni n’amalundiro gaakyo, Debiri n’amalundiro gaakyo, 59 (AA)Asani n’amalundiro gaakyo, ne Besusemesi n’amalundiro gaakyo.

60 (AB)Ate n’okuva eri ekika kya Benyamini baaweebwa Gibyoni[a] ne Geba, ne Allemesi, ne Anasosi wamu n’amalundiro gaabyo. Ebibuga byonna awamu ebyaweebwa Abakokasi byali kkumi na bisatu.

61 Bazzukulu ba Kokasi abalala baweebwa ebibuga kkumi okuva ku nda ez’ekitundu ky’ekika kya Manase nga bakuba akalulu.

62 Bazzukulu ba Gerusoni, ng’enda zaabwe bwe zaali, baaweebwa ebibuga kkumi na bisatu okuva ku bika bya Isakaali, Aseri, Nafutaali, n’okuva ku kika kya Manase mu Basani.

63 Bazzukulu ba Merali ng’enda zaabwe bwe zaali, baaweebwa ebibuga kkumi na bibiri okuva ku bika bya Lewubeeni, Gaadi ne Zebbulooni.

64 (AC)Awo Abayisirayiri ne bawa Abaleevi ebibuga ebyo ne babaweerako n’amalundiro byabyo.

65 N’ebibuga okuva mu bika bya Yuda, ne Simyoni ne Benyamini ebyogeddwako byabaweebwa nga bakuba akalulu.

66 Enda ezimu eza Kokasi zaaweebwa ebibuga okuva eri ensi y’ekika kya Efulayimu.

67 (AD)Okuva eri ensi ya Efulayimu baaweebwa Sekemu, ekibuga ky’obuddukiro, Gezeri, 68 (AE)ne Yokumyamu, ne Besukolooni, 69 (AF)ne Ayalooni ne Gasulimmoni, n’amalundiro gaabyo.

70 N’okuva eri ekitundu ky’ekika kya Manase, Abayisirayiri ne babagabira Aneri ne Biryamu, wamu n’amalundiro byako eri enda ezaali zisigaddewo eza Kokasi.

71 (AG)Abagerusomu baaweebwa ebifo bino wansi:

okuva eri ekitundu ky’ekika kya Manase baafuna Golani mu Basani ne Asutoleesi, wamu n’amalundiro byako.

72 (AH)Okuva eri ekika kya Isakaali baafuna Kedesi, Daberasi 73 Lamosi ne Anemu wamu n’amalundiro gaabyo (byako);

74 (AI)okuva eri ekika kya Aseri, baafuna Masali, Abudoni, 75 (AJ)Kukkoki ne Lekobu wamu n’amalundiro gaabyo;

76 (AK)n’okuva eri ekika kya Nafutaali baafuna Kedesi eky’omu Ggaliraaya, ne Kammoni ne Kiriyasayimu wamu n’amalundiro byako.

77 Abaleevi abaali basigaddewo, be bazzukulu ba Merali, baaweebwa ebifo bino wansi:

okuva eri ekika kya Zebbulooni baafuna Limunono ne Taboli wamu n’amalundiro byabyo;

78 (AL)okuva eri ekika kya Lewubeeni, emitala wa Yoludaani ku luuyi olw’ebuvanjuba lw’e Yeriko, baafuna Bezeri ekiri mu ddungu, Yaza, 79 (AM)Kedemosi ne Mefaasi wamu n’amalundiro byabyo;

80 (AN)n’okuva eri ekika kya Gaadi baafuna Lamosi ekiri mu Gireyaadi, Makanayimu, 81 (AO)Kesuboni ne Yazeri wamu n’amalundiro byabyo.

Footnotes

  1. 6:60 Gibyoni erinnya eryo teryali mu muzingo ogwawandiikibwa mu Lwebbulaniya

Levi

[a]The sons of Levi:(A)

Gershon, Kohath and Merari.

The sons of Kohath:

Amram, Izhar, Hebron and Uzziel.(B)

The children of Amram:

Aaron, Moses and Miriam.(C)

The sons of Aaron:

Nadab, Abihu,(D) Eleazar(E) and Ithamar.(F)

Eleazar was the father of Phinehas,(G)

Phinehas the father of Abishua,

Abishua the father of Bukki,

Bukki the father of Uzzi,

Uzzi the father of Zerahiah,

Zerahiah the father of Meraioth,

Meraioth the father of Amariah,

Amariah the father of Ahitub,

Ahitub the father of Zadok,(H)

Zadok the father of Ahimaaz,

Ahimaaz the father of Azariah,

Azariah the father of Johanan,

10 Johanan the father of Azariah(I) (it was he who served as priest in the temple Solomon built in Jerusalem),

11 Azariah the father of Amariah,

Amariah the father of Ahitub,

12 Ahitub the father of Zadok,

Zadok the father of Shallum,

13 Shallum the father of Hilkiah,(J)

Hilkiah the father of Azariah,

14 Azariah the father of Seraiah,(K)

and Seraiah the father of Jozadak.[b]

15 Jozadak(L) was deported when the Lord sent Judah and Jerusalem into exile by the hand of Nebuchadnezzar.

16 The sons of Levi:(M)

Gershon,[c] Kohath and Merari.(N)

17 These are the names of the sons of Gershon:

Libni and Shimei.(O)

18 The sons of Kohath:

Amram, Izhar, Hebron and Uzziel.(P)

19 The sons of Merari:(Q)

Mahli and Mushi.(R)

These are the clans of the Levites listed according to their fathers:

20 Of Gershon:

Libni his son, Jahath his son,

Zimmah his son, 21 Joah his son,

Iddo his son, Zerah his son

and Jeatherai his son.

22 The descendants of Kohath:

Amminadab his son, Korah(S) his son,

Assir his son, 23 Elkanah his son,

Ebiasaph his son, Assir his son,

24 Tahath his son, Uriel(T) his son,

Uzziah his son and Shaul his son.

25 The descendants of Elkanah:

Amasai, Ahimoth,

26 Elkanah his son,[d] Zophai his son,

Nahath his son, 27 Eliab his son,

Jeroham his son, Elkanah(U) his son

and Samuel(V) his son.[e]

28 The sons of Samuel:

Joel[f](W) the firstborn

and Abijah the second son.

29 The descendants of Merari:

Mahli, Libni his son,

Shimei his son, Uzzah his son,

30 Shimea his son, Haggiah his son

and Asaiah his son.

The Temple Musicians(X)

31 These are the men(Y) David put in charge of the music(Z) in the house of the Lord after the ark came to rest there. 32 They ministered with music before the tabernacle, the tent of meeting, until Solomon built the temple of the Lord in Jerusalem. They performed their duties according to the regulations laid down for them.

33 Here are the men who served, together with their sons:

From the Kohathites:

Heman,(AA) the musician,

the son of Joel,(AB) the son of Samuel,

34 the son of Elkanah,(AC) the son of Jeroham,

the son of Eliel, the son of Toah,

35 the son of Zuph, the son of Elkanah,

the son of Mahath, the son of Amasai,

36 the son of Elkanah, the son of Joel,

the son of Azariah, the son of Zephaniah,

37 the son of Tahath, the son of Assir,

the son of Ebiasaph, the son of Korah,(AD)

38 the son of Izhar,(AE) the son of Kohath,

the son of Levi, the son of Israel;

39 and Heman’s associate Asaph,(AF) who served at his right hand:

Asaph son of Berekiah, the son of Shimea,(AG)

40 the son of Michael, the son of Baaseiah,[g]

the son of Malkijah, 41 the son of Ethni,

the son of Zerah, the son of Adaiah,

42 the son of Ethan, the son of Zimmah,

the son of Shimei, 43 the son of Jahath,

the son of Gershon, the son of Levi;

44 and from their associates, the Merarites,(AH) at his left hand:

Ethan son of Kishi, the son of Abdi,

the son of Malluk, 45 the son of Hashabiah,

the son of Amaziah, the son of Hilkiah,

46 the son of Amzi, the son of Bani,

the son of Shemer, 47 the son of Mahli,

the son of Mushi, the son of Merari,

the son of Levi.

48 Their fellow Levites(AI) were assigned to all the other duties of the tabernacle, the house of God. 49 But Aaron and his descendants were the ones who presented offerings on the altar(AJ) of burnt offering and on the altar of incense(AK) in connection with all that was done in the Most Holy Place, making atonement for Israel, in accordance with all that Moses the servant of God had commanded.

50 These were the descendants of Aaron:

Eleazar his son, Phinehas his son,

Abishua his son, 51 Bukki his son,

Uzzi his son, Zerahiah his son,

52 Meraioth his son, Amariah his son,

Ahitub his son, 53 Zadok(AL) his son

and Ahimaaz his son.

54 These were the locations of their settlements(AM) allotted as their territory (they were assigned to the descendants of Aaron who were from the Kohathite clan, because the first lot was for them):

55 They were given Hebron in Judah with its surrounding pasturelands. 56 But the fields and villages around the city were given to Caleb son of Jephunneh.(AN)

57 So the descendants of Aaron were given Hebron (a city of refuge), and Libnah,[h](AO) Jattir,(AP) Eshtemoa, 58 Hilen, Debir,(AQ) 59 Ashan,(AR) Juttah[i] and Beth Shemesh, together with their pasturelands. 60 And from the tribe of Benjamin they were given Gibeon,[j] Geba, Alemeth and Anathoth,(AS) together with their pasturelands.

The total number of towns distributed among the Kohathite clans came to thirteen.

61 The rest of Kohath’s descendants were allotted ten towns from the clans of half the tribe of Manasseh.

62 The descendants of Gershon, clan by clan, were allotted thirteen towns from the tribes of Issachar, Asher and Naphtali, and from the part of the tribe of Manasseh that is in Bashan.

63 The descendants of Merari, clan by clan, were allotted twelve towns from the tribes of Reuben, Gad and Zebulun.

64 So the Israelites gave the Levites these towns(AT) and their pasturelands. 65 From the tribes of Judah, Simeon and Benjamin they allotted the previously named towns.

66 Some of the Kohathite clans were given as their territory towns from the tribe of Ephraim.

67 In the hill country of Ephraim they were given Shechem (a city of refuge), and Gezer,[k](AU) 68 Jokmeam,(AV) Beth Horon,(AW) 69 Aijalon(AX) and Gath Rimmon,(AY) together with their pasturelands.

70 And from half the tribe of Manasseh the Israelites gave Aner and Bileam, together with their pasturelands, to the rest of the Kohathite clans.

71 The Gershonites(AZ) received the following:

From the clan of the half-tribe of Manasseh

they received Golan in Bashan(BA) and also Ashtaroth, together with their pasturelands;

72 from the tribe of Issachar

they received Kedesh, Daberath,(BB) 73 Ramoth and Anem, together with their pasturelands;

74 from the tribe of Asher

they received Mashal, Abdon,(BC) 75 Hukok(BD) and Rehob,(BE) together with their pasturelands;

76 and from the tribe of Naphtali

they received Kedesh in Galilee, Hammon(BF) and Kiriathaim,(BG) together with their pasturelands.

77 The Merarites (the rest of the Levites) received the following:

From the tribe of Zebulun

they received Jokneam, Kartah,[l] Rimmono and Tabor, together with their pasturelands;

78 from the tribe of Reuben across the Jordan east of Jericho

they received Bezer(BH) in the wilderness, Jahzah, 79 Kedemoth(BI) and Mephaath, together with their pasturelands;

80 and from the tribe of Gad

they received Ramoth in Gilead,(BJ) Mahanaim,(BK) 81 Heshbon and Jazer,(BL) together with their pasturelands.(BM)

Footnotes

  1. 1 Chronicles 6:1 In Hebrew texts 6:1-15 is numbered 5:27-41, and 6:16-81 is numbered 6:1-66.
  2. 1 Chronicles 6:14 Hebrew Jehozadak, a variant of Jozadak; also in verse 15
  3. 1 Chronicles 6:16 Hebrew Gershom, a variant of Gershon; also in verses 17, 20, 43, 62 and 71
  4. 1 Chronicles 6:26 Some Hebrew manuscripts, Septuagint and Syriac; most Hebrew manuscripts Ahimoth 26 and Elkanah. The sons of Elkanah:
  5. 1 Chronicles 6:27 Some Septuagint manuscripts (see also 1 Samuel 1:19,20 and 1 Chron. 6:33,34); Hebrew does not have and Samuel his son.
  6. 1 Chronicles 6:28 Some Septuagint manuscripts and Syriac (see also 1 Samuel 8:2 and 1 Chron. 6:33); Hebrew does not have Joel.
  7. 1 Chronicles 6:40 Most Hebrew manuscripts; some Hebrew manuscripts, one Septuagint manuscript and Syriac Maaseiah
  8. 1 Chronicles 6:57 See Joshua 21:13; Hebrew given the cities of refuge: Hebron, Libnah.
  9. 1 Chronicles 6:59 Syriac (see also Septuagint and Joshua 21:16); Hebrew does not have Juttah.
  10. 1 Chronicles 6:60 See Joshua 21:17; Hebrew does not have Gibeon.
  11. 1 Chronicles 6:67 See Joshua 21:21; Hebrew given the cities of refuge: Shechem, Gezer.
  12. 1 Chronicles 6:77 See Septuagint and Joshua 21:34; Hebrew does not have Jokneam, Kartah.