Add parallel Print Page Options

15 (A)Naye Kaana n’amuddamu nti, “Si bwe kiri mukama wange; nze ndi mukazi ajjudde ennaku. Sinnanywa ku wayini newaakubadde ekitamiiza ekirala; mbadde nkaabira Mukama Katonda mu mmeeme yange.

Read full chapter

15 “Not so, my lord,” Hannah replied, “I am a woman who is deeply troubled.(A) I have not been drinking wine or beer; I was pouring(B) out my soul to the Lord.

Read full chapter

(A)Bino mbijjukira nga nfuka emmeeme yange
    nga bwe nagendanga n’ekibiina ekinene,
ne nkulembera ennyiriri z’abantu empanvu,
    nga tugenda mu nnyumba ya Katonda,
nga tuyimba mu ddoboozi ery’omwanguka
    n’okwebaza mu kibiina ekijaguza.

Read full chapter

These things I remember
    as I pour out my soul:(A)
how I used to go to the house of God(B)
    under the protection of the Mighty One[a]
with shouts of joy(C) and praise(D)
    among the festive throng.(E)

Read full chapter

Footnotes

  1. Psalm 42:4 See Septuagint and Syriac; the meaning of the Hebrew for this line is uncertain.

19 (A)Golokoka, okaabe ekiro
    obudde nga bwa kaziba;
Fuka emmeeme yo ng’amazzi
    mu maaso ga Mukama.
Yimusa emikono gyo gy’ali,
    olw’obulamu bw’abaana bo abato
abazirise olw’enjala
    mu buli luguudo.

Read full chapter

19 Arise, cry out in the night,
    as the watches of the night begin;
pour out your heart(A) like water
    in the presence of the Lord.(B)
Lift up your hands(C) to him
    for the lives of your children,
who faint(D) from hunger
    at every street corner.

Read full chapter