1 Samwiri 10:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)Ne beeyongera okwebuuza ku Mukama nti, “Omusajja w’ali wano, atuuse?”
Awo Mukama n’abaddamu nti, “Ye, yeekwese mu bitereke.”
Read full chapter
1 Samwiri 28:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)Ne yeebuuza ku Mukama, naye Mukama n’atamwanukula mu birooto, newaakubadde mu kwolesebwa kwa Katonda eri bakabona oba okuyita mu bannabbi.
Read full chapter
1 Samwiri 28:15
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
15 (A)Awo Samwiri n’agamba Sawulo nti, “Lwaki ontawanyizza n’onnyimusa?”
Sawulo n’addamu nti, “Nnina ennaku nnyingi nnyo, kubanga Abafirisuuti bannwanyisa, ate Katonda anvuddeko. Takyanziramu ng’ayita mu bannabbi newaakubadde mu birooto. Kyenvudde nkukoowoola ombuulire eky’okukola.”
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.