1 Samwiri 12:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
17 (A)Bino kaakano si biseera bya kukungula ŋŋaano. Naye nzija kusaba Mukama, aweereze okubwatuka n’enkuba, mulyoke mutegeere nga kye mwakola okusaba kabaka kyali kibi mu maaso ga Mukama.”
Read full chapter
Engero 26:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 (A)Ng’atadde ejjinja mu nvuumuulo bw’aba,
n’oyo awa omusirusiru ekitiibwa bw’atyo bw’abeera.
Engero 19:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 (A)Omusirusiru tasaana kubeera mu bulamu bwa kwejalabya,
kale kiwulikika kitya ng’omuddu afuga abalangira?
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.