Add parallel Print Page Options

22 (A)Mukama tagenda kwabulira bantu be, olw’erinnya lye ekkulu, kubanga Mukama yasiima okubafuula ababe.

Read full chapter

35 (A)“Ndirwanirira ekibuga kino
    nkirokole.”

Read full chapter

27 (A)Naye ne saagala abalabe baabwe kubasosonkereza,
    kubanga abaabalumbagana bandiremeddwa okukitegeera,
ne beewaana nti, “Ffe tuwangudde,
    Mukama ebyo byonna si ye yabikoze.”

Read full chapter

(A)Wadde obutali butuukirivu bwaffe butulumiriza, Ayi Mukama,
    baako ky’okola olw’erinnya lyo.
Kubanga tuzze ennyuma emirundi mingi,
    tukwonoonye nnyo.

Read full chapter

21 (A)Olw’erinnya lyo totugoba,
    tovumaganyisa ntebe yo ey’obwakabaka ey’ekitiibwa.
Jjukira endagaano gye wakola naffe,
    togimenya, gituukirize.

Read full chapter

(A)Naye olw’obutavumisa linnya lyange mu maaso g’amawanga mwe baabeeranga, ne mu maaso gaabo be neeyabiza eri Abayisirayiri nga mbaggya mu Misiri, nakola bwe nti olw’erinnya lyange.

Read full chapter

14 (A)Naye olw’erinnya lyange nakola ekyo obutavumisibwa obuteeswaza mu maaso g’amawanga mwe nabaggya.

Read full chapter

22 (A)Naye neekuuma olw’erinnya lyange obutaliswaza mu maaso g’amawanga mwe nnali mbaggye.

Read full chapter

44 (A)Mulimanya nga nze Mukama, bwe ndibakola ng’erinnya lyange bwe liri so si ng’ebibi byammwe bwe biri, n’ebikolwa byammwe eby’obukumpanya bwe biri, mmwe ennyumba ya Isirayiri, bw’ayogera Mukama Katonda.’ ”

Read full chapter

(A)“Nze Mukama,
    eryo lye linnya lyange, n’ekitiibwa kyange sirikiwa mulala,
    newaakubadde ettendo lyange okukiwa bakatonda abalala.

Read full chapter