Add parallel Print Page Options

(A)Sawulo yalonda abasajja enkumi ssatu okuva mu Isirayiri, enkumi ebbiri ku bo ne babeera naye e Mikumasi ku lusozi olw’e Beseri, n’abalala lukumi ne babeera ne Yonasaani e Gibea ekya Benyamini. Abasajja abalala bonna n’abasindika baddeyo ewaabwe.

Read full chapter

Saul chose three thousand men from Israel; two thousand(A) were with him at Mikmash(B) and in the hill country of Bethel, and a thousand were with Jonathan at Gibeah(C) in Benjamin. The rest of the men he sent back to their homes.

Read full chapter

(A)Abafirisuuti ne beekuŋŋaanya okulwana n’Abayisirayiri. Abafirisuuti baalina amagaali emitwalo esatu, n’abeebagala embalaasi kakaaga, n’abaserikale abeebigere ng’omuwendo gwabwe gwenkana ng’omusenyu ogw’oku nnyanja obungi. Ne bayambuka ne basiisira e Mikumasi, ku luuyi olw’ebuvanjuba olw’e Besaveni.

Read full chapter

The Philistines assembled(A) to fight Israel, with three thousand[a] chariots, six thousand charioteers, and soldiers as numerous as the sand(B) on the seashore. They went up and camped at Mikmash,(C) east of Beth Aven.(D)

Read full chapter

Footnotes

  1. 1 Samuel 13:5 Some Septuagint manuscripts and Syriac; Hebrew thirty thousand

Ebbula ly’Ebyokulwanyisa mu Isirayiri

16 Sawulo ne mutabani we Yonasaani, n’abasajja abaali nabo baali basiisidde e Gebea ekya Benyamini, ate ng’Abafirisuuti bo basiisidde Mikumasi.

Read full chapter

Israel Without Weapons

16 Saul and his son Jonathan and the men with them were staying in Gibeah[a](A) in Benjamin, while the Philistines camped at Mikmash.

Read full chapter

Footnotes

  1. 1 Samuel 13:16 Two Hebrew manuscripts; most Hebrew manuscripts Geba, a variant of Gibeah

23 (A)Waaliwo ekibinja eky’Abafirisuuti ekyali kigenze mu kifo ekyayitibwanga Mikumasi.

Read full chapter

Jonathan Attacks the Philistines

23 Now a detachment of Philistines had gone out to the pass(A) at Mikmash.(B)

Read full chapter