Add parallel Print Page Options

19 (A)Lwaki tewagondedde ddoboozi lya Mukama? Lwaki mwalulunkanidde omunyago ne mukola ekibi mu maaso ga Mukama?”

Read full chapter

19 Why did you not obey the Lord? Why did you pounce on the plunder(A) and do evil in the eyes of the Lord?”

Read full chapter

(A)“Naye toolyenga nnyama ng’ekyalimu omusaayi gwayo.

Read full chapter

“But you must not eat meat that has its lifeblood still in it.(A)

Read full chapter

17 (A)“ ‘Ekintu kino kinaabeeranga etteeka ery’ebiro byonna okuyita mu mirembe eginaagendanga giddiriragana mu bifo byonna gye munaabeeranga. Temulyanga masavu wadde omusaayi.’ ”

Read full chapter

17 “‘This is a lasting ordinance(A) for the generations to come,(B) wherever you live:(C) You must not eat any fat or any blood.(D)’”

Read full chapter

26 (A)Era buli kifo kyonna gye munaabeeranga, temuulyenga ku musaayi n’akatono, ne bwe gunaabanga ogw’ebinyonyi oba ogw’ensolo.

Read full chapter

26 And wherever you live, you must not eat the blood(A) of any bird or animal.

Read full chapter

10 (A)“Omuntu yenna Omuyisirayiri oba ow’omu bannamawanga ababeera mu Isirayiri bw’anaalyanga omusaayi ogw’engeri yonna, nnaamunyiigiranga oyo anaalyanga omusaayi, era nnaamugobanga ne mugaana okukolagananga ne banne. 11 (B)Kubanga obulamu bw’ekitonde buli mu musaayi, ate nkibawadde okubatangiririra ku kyoto; omusaayi gwe gutangiririra obulamu bw’omuntu. 12 Noolwekyo Abayisirayiri mbagamba nti tewabanga n’omu mu mmwe anaalyanga omusaayi, era ne munnaggwanga abeera mu mmwe naye taalyenga musaayi.

13 (C)“Omuyisirayiri yenna, oba omunnaggwanga abeera mu mmwe, bw’anaayigganga ensolo oba ennyonyi nga ya kulya, anaagikenenulangamu omusaayi n’agubikkako ettaka, 14 (D)kubanga obulamu bwa buli kitonde gwe musaayi gwakyo. Abayisirayiri kyenvudde mbagamba nti temulyanga musaayi gwa kitonde eky’engeri yonna, kubanga obulamu bwa buli kitonde gwe musaayi gwakyo, omuntu yenna anaagulyanga anaagobwanga n’agaanibwa okukolagana ne banne.

Read full chapter

10 “‘I will set my face against any Israelite or any foreigner residing among them who eats blood,(A) and I will cut them off from the people. 11 For the life of a creature is in the blood,(B) and I have given it to you to make atonement for yourselves on the altar; it is the blood that makes atonement for one’s life.[a](C) 12 Therefore I say to the Israelites, “None of you may eat blood, nor may any foreigner residing among you eat blood.”

13 “‘Any Israelite or any foreigner residing among you who hunts any animal or bird that may be eaten must drain out the blood and cover it with earth,(D) 14 because the life of every creature is its blood. That is why I have said to the Israelites, “You must not eat the blood of any creature, because the life of every creature is its blood; anyone who eats it must be cut off.”(E)

Read full chapter

Footnotes

  1. Leviticus 17:11 Or atonement by the life in the blood

26 (A)“Tolyanga nnyama yonna nga teweddeemu musaayi;

“so tokolanga bya ddogo wadde eby’okulagula.

Read full chapter

26 “‘Do not eat any meat with the blood still in it.(A)

“‘Do not practice divination(B) or seek omens.(C)

Read full chapter

16 (A)Wabula omusaayi temugulyanga; munaaguyiwanga wansi ku ttaka ng’amazzi.

Read full chapter

16 But you must not eat the blood;(A) pour(B) it out on the ground like water.(C)

Read full chapter

23 (A)Naye weekuumenga obutalyanga musaayi; kubanga omusaayi bwe bulamu, ate nga tekikugwaniranga kulyanga bulamu ng’olya ennyama. 24 Togulyanga; oguyiwanga wansi ku ttaka ng’amazzi.

Read full chapter

23 But be sure you do not eat the blood,(A) because the blood is the life, and you must not eat the life with the meat.(B) 24 You must not eat the blood; pour it out on the ground like water.(C)

Read full chapter