Add parallel Print Page Options

(A)Mukama Katonda y’ayavuwaza era y’agaggawaza;
    atoowaza ate n’agulumiza.

Read full chapter

11 (A)Ndibonereza ensi olw’okwonoona kw’ayo,
    n’abakozi b’ebibi olw’ebyonoono byabwe.
Era ndimalawo okweyisa kw’ab’amalala
    era nzikakkanya okwenyumiriza kw’abo abakambwe.

Read full chapter

Lwaki oyambadde ebyambalo ebimyufu
    ng’eby’omusogozi w’omu ssogolero lya wayini?

(A)“Nva kulinnyirira amawanga nga emizabbibu,
    tewali n’omu yajja kunnyambako.
Nabalinnyiririra mu busungu
    era omusaayi gwabwe
ne gusammukira ku ngoye zange,
    era guyiise ku byambalo byange.

Read full chapter

(A)Mu busungu bwange nalinnyirira abantu,
    mu kiruyi kyange ne mbatamiiza,
    omusaayi gwabwe ne nguyiwa ku ttaka.”

Read full chapter