Add parallel Print Page Options

Dawudi ng’ali e Nobu

21 (A)Dawudi n’agenda e Nobu eri Akimereki kabona. Akimereki n’ajja ng’akankana okusisinkana Dawudi, n’amubuuza nti, “Lwaki oli wekka? Tewali muntu mulala ali wamu naawe?”

Read full chapter

23 (A)Bakutte omutego n’effumu,
    abakambwe abatalina kusaasira.
Bawulikika ng’ennyanja ewuuma,
    nga beebagadde embalaasi zaabwe:
bajja ng’abalwanyi mu byambalo by’olutalo
    okulumba ggwe Muwala wa Sayuuni!”

Read full chapter