Add parallel Print Page Options

Okulabula Okusembayo

13 (A)Omulundi guno gwe nzija gye muli gwe gwokusatu. Buli kigambo kirikakasibwa abajulirwa babiri oba basatu nga boogedde.

Read full chapter

14 (A)Siwandiika bintu bino lwa kubaswaza naye lwa kubabuulirira ng’abaana bange abaagalwa.

Read full chapter

15 (A)Kubanga newaakubadde mulina abalala nkumi na nkumi ababayigiriza ebya Kristo, naye mujjukirenga nga mulina bakitammwe batono. Kubanga nze mbazaala mu Kristo olw’enjiri.

Read full chapter

14 (A)Ennyumba n’obugagga bisikirwa okuva ku bazadde,
    naye omukazi omutegeevu ava eri Mukama.

Read full chapter