Add parallel Print Page Options

10 (A)Eriya n’addamu omukulu w’ekibinja nti, “Obanga ndi musajja wa Katonda, omuliro guve mu ggulu gukwokye ggwe n’ekibinja kyo!” Awo omuliro ne guva mu ggulu ne gumwokya ye n’ekibinja kye.

Read full chapter

14 (A)Noolwekyo bw’ati bw’ayogera Mukama, Katonda ow’Eggye nti,

“Kubanga abantu boogedde ebigambo bino,
    ndifuula ekigambo kyange mu kamwa kammwe okuba ng’omuliro,
    n’abantu bano okuba enku era omuliro gubookye.

Read full chapter

29 (A)Singa abasajja bano bafa olumbe olwa bulijjo, oba kugwibwako ebyo ebya bulijjo ebigwa ku bantu bonna, kinaaba kitegeeza nti Mukama si y’antumye.

Read full chapter

35 (A)Olwo omuliro ne gujja nga guva eri Mukama ne gwokera ddala abasajja ebikumi ebibiri mu ataano abaali bawaayo ekiweebwayo eky’obubaane.

Read full chapter