Add parallel Print Page Options

(A)Awo Mukama n’aleetera kabaka obulwadde n’agengewala[a], ennaku ze zonna okutuusa bwe yafa, era n’aggyibwako emirimu egy’obuvunaanyizibwa n’ateekebwa mu nnyumba ey’enjawulo. Azaliya n’asigira Yosamu[b] mutabani we okuvunaanyizibwanga ensonga zonna ez’omu lubiri, era n’afuganga n’abantu ab’omu nsi.

Read full chapter

Footnotes

  1. 15:5 Mu 2By 26:16-21, Katonda yaleeta ku kabaka ebigenge kubanga y’ewa omulimu ogwa bakabona (laba Lv 13:46)
  2. 15:5 Yosamu yafugira mu kiseera ekyo kyennyini Azaliya ng’akyali mulamu.

Yosamu Kabaka wa Yuda

32 (A)Mu mwaka ogwokubiri ogw’obufuzi bwa Peka mutabani wa Lemaliya, Yosamu mutabani wa Uzziya n’alya obwakabaka bwa Yuda.

Read full chapter

12 (A)Amaziya nga ye mutabani wa Yowaasi,

ne Azaliya nga ye mutabani wa Amaziya,

ne Yosamu nga ye mutabani wa Azaliya.

Read full chapter