Add parallel Print Page Options

31 (A)“Temuwuliriza Keezeekiya. Bw’ati bw’ayogera kabaka w’e Bwasuli nti, ‘Mutabagane nange mujje gye ndi, buli omu ku mmwe anywe okuva mu muzabbibu ggwe, buli muntu ku mutiini gwe, na buli muntu anywe amazzi ag’omu kidiba kye ye;[a]

Read full chapter

Footnotes

  1. 18:31 Amakulu g’ekyo nti wajja kubaawo emirembe, n’obutebenkevu, n’enkulaakulana

19 (A)Abatambuze b’e Teema banoonya,
    bo ab’e Seeba ne balindirira n’essuubi.
20 (B)Baalina essuubi
    naye bwe baatuukayo ne banyolwa nnyo.

Read full chapter

30 (A)Naye Dawudi n’alinnyalinnya n’alaga ku lusozi olw’Emizeeyituuni ng’akaaba, n’omutwe ng’agubisse era ng’ali mu bigere[a]. Abantu bonna abaali awamu naye nabo baali beebisse emitwe era nga bakaaba.

Read full chapter

Footnotes

  1. 15:30 Okubikka omutwe n’okutambula nga tolina ngatto mu bigere bwali bubonero obulaga ennaku n’okukungubaga