Add parallel Print Page Options

Abavubuka basekerera Erisa

23 (A)Erisa bwe yava eyo n’akwata ekkubo erigenda e Beseri. Naye ng’ali mu kkubo, n’asisinkana abavubuka ab’omu kibuga ekyo ne bamusekerera nga bwe boogera nti, “Mulabe ow’ekiwalaata! Mulabe ow’ekiwalaata!”

Read full chapter

25 era ne mutafaayo ku magezi ge nabawa,
    era ne mugaana okubuulirira kwange kwonna,

Read full chapter

13 (A)Bannabbi mpewo buwewo
    era ekigambo tekibaliimu;
    noolwekyo leka kye boogera kikolebwe ku bo.”

Read full chapter

12 (A)Naye olw’okuba nga bajjajjaffe baasunguwaza Katonda w’eggulu, yabawaayo mu mukono gwa Nebukadduneeza Omukaludaaya, kabaka w’e Babulooni, eyazikiriza yeekaalu eno n’atwala abantu e Babulooni.

Read full chapter

30 (A)Ne bagaana okuwuliriza amagezi gange;
    ne banyooma okunenya kwange kwonna.
31 (B)Kyebaliva balya ebibala eby’ekkubo lyabwe ebbi,
    era ne bajjula ebibala eby’enkwe zaabwe.

Read full chapter

10 (A)Ababaka ne bagenda mu buli kibuga mu nsi ya Efulayimu ne Manase, ne batuuka ne mu Zebbulooni, naye abasinga obungi ne babasekerera, ne babaduulira.

Read full chapter

Obukulembeze bw’Abatuukirivu

29 (A)Omuntu akakanyaza omutima gwe oluvannyuma lw’okunenyezebwa emirundi emingi,
    alizikirira ng’atamanyiridde awatali kuwona.

Read full chapter

(A)Mukama yasunguwalira nnyo bajjajjammwe.

Read full chapter