Add parallel Print Page Options

(A)Awo Yekoyakimu n’afa, mutabani we Yekoyakini n’amusikira okuba kabaka.

Read full chapter

Yekoyakini Kabaka wa Yuda

(A)Yekoyakini we yafuukira kabaka yalina emyaka kkumi na munaana, era n’afugira mu Yerusaalemi okumala emyezi esatu. Nnyina erinnya lye yali Nekusita muwala wa Erunasani ow’e Yerusaalemi.

Read full chapter

Yeremiya asibibwa mu Kkomera

37 (A)Nebukadduneeza kabaka w’e Babulooni n’afuula Zeddekiya mutabani wa Yosiya kabaka wa Yuda okuba kabaka wa Yuda mu kifo kya Koniya mutabani wa Yekoyakimu.

Read full chapter