Add parallel Print Page Options

20 (A)Gekazi omuweereza wa Erisa omusajja wa Katonda, n’alowooza mu mutima gwe nti, “Laba mukama wange bw’asaasidde Naamani ono Omusuuli, n’atakkiriza kirabo kimuweerebbwa. Mazima ddala, nga Mukama bw’ali omulamu nzija kumugoberera, mbeeko kye muggyako.”

Read full chapter

20 Gehazi, the servant of Elisha the man of God, said to himself, “My master was too easy on Naaman, this Aramean, by not accepting from him what he brought. As surely as the Lord(A) lives, I will run after him and get something from him.”

Read full chapter

26 (A)Naye Erisa n’amugamba nti, “Ssaagenze naawe mu mwoyo, omusajja bwe yavudde mu ggaali lye okukusisinkana? Kino ky’ekiseera eky’okutwala ensimbi, oba engoye, oba ennimiro ez’emizeeyituuni, oba ez’emizabbibu, oba endiga, oba ente, oba abaddu, oba abaweereza abawala?

Read full chapter

26 But Elisha said to him, “Was not my spirit with you when the man got down from his chariot to meet you? Is this the time(A) to take money or to accept clothes—or olive groves and vineyards, or flocks and herds, or male and female slaves?(B)

Read full chapter

23 (A)sijja kutwala wadde akawuzi oba akakoba akasiba engatto, oba ekintu kyonna ekikyo, oleme okugamba nti, ‘Ngaggawazza Ibulaamu.’

Read full chapter

23 that I will accept nothing belonging to you,(A) not even a thread or the strap of a sandal, so that you will never be able to say, ‘I made Abram rich.’

Read full chapter

17 (A)Awo Danyeri n’addamu kabaka nti, “Ebirabo byo byeterekere, n’empeera yo ogiwe omuntu omulala. Naye nzija kukusomera ekiwandiiko era nkutegeeze n’amakulu gaakyo.

Read full chapter

17 Then Daniel answered the king, “You may keep your gifts for yourself and give your rewards to someone else.(A) Nevertheless, I will read the writing for the king and tell him what it means.

Read full chapter