Add parallel Print Page Options

n’azimba Besirekemu, ne Etamu, ne Tekowa,

Read full chapter

(A)Abasajja Abatekowa ne baddaabiriza ekitundu ekyaddirira, naye abakungu baabwe ne bagaana okukolera wansi waabwe.

Read full chapter

Abeesigwa Bagambibwa Okudduka

(A)Mwekuŋŋaanye mudduke mmwe abantu ba Benyamini!
    Mmudduke muve mu Yerusaalemi.
Fuuwa ekkondeere mu Tekowa,
    era yimusa ebbendera mu Besukakkeremu:
kubanga akacwano kasinzidde mu bukiikakkono,
    okuzikirira okw’entiisa.

Read full chapter

(A)Bino bye bigambo Amosi eyali omu ku balunzi b’endiga mu bitundu by’e Tekowa bye yabikkulirwa, musisi amale ajje nga wakayitawo emyaka ebiri, mu mirembe gya Uzziya kabaka wa Yuda, era nga gy’emirembe gya kabaka Yerobowaamu mutabani wa Yowaasi nga y’afuga Isirayiri.

Read full chapter

16 (A)ne wavaayo omukazi ow’amagezi mu kibuga, n’akoowoola ng’ayogera nti, “Muwulirize. Muwulirize! Mugambe Yowaabu ajje wano, mbeeko kye mmugamba.”

Read full chapter

(A)Kale naaba osaabe obuwoowo, era oyambale engoye zo ezisinga obulungi. Oluvannyuma oserengete mu gguuliro[a]; naye tomuganya kumanya nti wooli, okutuusa ng’amaze okulya n’okunywa.

Read full chapter

Footnotes

  1. 3:3 Sayiri yassibwanga ensolo nga zimulinnyirira emisana. N’oluvannyuma abarimi beeyambisanga empewo ey’akawungeezi okulondamu empeke. Empewo yafuwanga kasasiro n’erekawo empeke mu gguuliro

20 (A)Awo Dawudi n’ava wansi, n’anaabako, ne yeerongoosa, n’akyusa ebyambalo bye, n’alaga mu nnyumba ya Mukama n’asinza. Oluvannyuma n’addayo mu nnyumba ye, n’asaba emmere, n’alya.

Read full chapter

(A)Okuva mu mala g’ekigere okutuuka ku mutwe
    temuli bulamu
wabula ebiwundu, n’okuzimba,
    n’amabwa agatiiriika amasira
agatanyigibwanga, okusibibwa,
    wadde okuteekebwako eddagala.

Read full chapter