Add parallel Print Page Options

(A)Kubanga amaaso ga Mukama galaba wonna mu nsi, nga ganyweza emitima gy’abo abamwesigira ddala. Ky’okoze kya busirusiru, era okuva ne leero ojja kubeeranga n’entalo.”

Read full chapter

13 (A)Kubanga abantu tebakyuse kudda
    wadde okunoonya Mukama Katonda ow’Eggye eyabakuba.

Read full chapter

30 (A)Abaana bammwe nababonereza naye nga bwerere,
    tebakkiriza kugololwa.
Mmwe bennyini ne mwettira bannabbi bammwe
    ng’empologoma bw’etta.

Read full chapter

(A)Tekigondera ddoboozi lya Mukama,
    wadde okukkiriza okubuulirirwa;
tekyesiga Mukama;
    wadde okusemberera Katonda waakyo.

Read full chapter

26 (A)Naye tebampuliriza wadde okunzisaako omwoyo, bakakanyaza ensingo zaabwe era ne bakola ebibi ne basinga ne bajjajjaabwe.

Read full chapter

15 (A)“Bw’ati bw’ayogera Mukama ow’Eggye, Katonda wa Isirayiri nti, ‘Muwulirize, ndireeta ku kibuga kino ne ku bubuga obukyetoolodde buli kikangabwa kyonna kye nakirangirirako, kubanga baakakanyaza ensingo zaabwe ne batagondera bigambo byange.’ ”

Read full chapter

(A)Naye naawe ndikufuula omukalubo era omukakanyavu mu mutima nga bo. (B)Ndifuula ekyenyi kyo okuba ng’ejjinja erikaluba ennyo, erikaluba ng’ejjinja ery’embaalebaale. Tobatya so totiisibwatiisibwa, newaakubadde nga nnyumba njeemu.”

Read full chapter