Add parallel Print Page Options

(A)Yeeku, Omulabi, mutabani wa Kanani n’agenda okumusisinkana, n’agamba Yekosafaati nti, “Kituufu ggwe okuyamba ababi, ate n’okukolagana n’abo abakyawa Mukama? Olw’ekikolwa ekyo, obusungu bwa Mukama kyebuvudde bukubuubukirako.

Read full chapter

(A)Nkyawa abo abeesiga bakatonda abalala;
    nze nneesiga Mukama.

Read full chapter

ס Sameki

113 (A)Nkyawa abalina emitima egisagaasagana,
    naye nze njagala amateeka go.

Read full chapter

158 (A)Nnakuwalira abo abatakwesiga,
    kubanga tebakwata biragiro byo.

Read full chapter