Add parallel Print Page Options

23 (A)Yowaasi kabaka wa Isirayiri n’awambira Amaziya kabaka wa Yuda mutabani wa Yowaasi, muzzukulu wa Yekoyakaazi e Besusemesi, n’amuleeta e Yerusaalemi. Yowaasi n’amenyaamenya n’ekitundu ekya bbugwe wa Yerusaalemi okuva ku mulyango gwa Efulayimu okutuuka ku Mulyango ogw’oku Nsonda, eyali mita kikumi mu kinaana obuwanvu.

Read full chapter

23 Jehoash king of Israel captured Amaziah king of Judah, the son of Joash, the son of Ahaziah,[a] at Beth Shemesh. Then Jehoash brought him to Jerusalem and broke down the wall of Jerusalem from the Ephraim Gate(A) to the Corner Gate(B)—a section about four hundred cubits[b] long.

Read full chapter

Footnotes

  1. 2 Chronicles 25:23 Hebrew Jehoahaz, a variant of Ahaziah
  2. 2 Chronicles 25:23 That is, about 600 feet or about 180 meters

10 Wabala ebizimbe mu Yerusaalemi
    n’omenya amayumba okusobola okunyweza bbugwe.

Read full chapter

10 You counted the buildings in Jerusalem
    and tore down houses(A) to strengthen the wall.(B)

Read full chapter

24 (A)Awo muwala wa Falaawo bwe yava mu kibuga kya Dawudi n’agenda mu lubiri Sulemaani lwe yamuzimbira, Sulemaani n’azimba obusenge obuwagika bbugwe.

Read full chapter

24 After Pharaoh’s daughter(A) had come up from the City of David to the palace Solomon had built for her, he constructed the terraces.(B)

Read full chapter

(A)N’azimba ekibuga okukyetooloola, okuva ku Miiro okutuukira ddala ku bbugwe w’ekibuga, ate Yowaabu ye n’addaabiriza ebitundu ebirala eby’ekibuga.

Read full chapter

He built up the city around it, from the terraces[a](A) to the surrounding wall, while Joab restored the rest of the city.

Read full chapter

Footnotes

  1. 1 Chronicles 11:8 Or the Millo

(A)Okwerinda kwa Yuda kuggyiddwawo.
    Ku lunaku olwo watunuulira
    ebyokulwanyisa eby’omu Lubiri olw’Ekibira.

Read full chapter

The Lord stripped away the defenses of Judah,
    and you looked in that day(A)
    to the weapons(B) in the Palace of the Forest.(C)

Read full chapter