Add parallel Print Page Options

(A)Awo Odedi nnabbi wa Mukama eyali eyo n’agenda okusisinkana eggye eryali lijja e Samaliya, n’abagamba nti, “Laba, kubanga Mukama Katonda wa bajjajjammwe yasunguwalira Yuda, kyeyava abawaayo mu mukono gwammwe, kyokka mubasse n’ekiruyi n’okutuuka ne kituuka mu ggulu.

Read full chapter

13 (A)Kubanga yayogera nti,

“ ‘Bino byonna mbikoze olw’amaanyi g’omukono gwange,
    era n’olw’amagezi gange,
kubanga ndi mukalabakalaba:
    Najjulula ensalo z’amawanga ne nnyaga obugagga bwabwe,
    ng’ow’amaanyi omuzira ne nzikakkanya bakabaka baabwe.

Read full chapter