Add parallel Print Page Options

14 (A)N’alonda ebibinja ebya bakabona olw’obuweereza bwabwe, n’Abaleevi olw’emirimu gyabwe egy’okutenderezanga mu nnyumba, ng’ekiragiro kya Dawudi kitaawe kye yayogera ne mu kuyambangako bakabona mu mirimu egya buli lunaku. Ate era n’alonda n’abaggazi mu bibinja byabwe olw’emiryango egy’enjawulo kubanga bw’atyo Dawudi omusajja wa Katonda bwe yalagira.

Read full chapter

14 In keeping with the ordinance of his father David, he appointed the divisions(A) of the priests for their duties, and the Levites(B) to lead the praise and to assist the priests according to each day’s requirement. He also appointed the gatekeepers(C) by divisions for the various gates, because this was what David the man of God(D) had ordered.(E)

Read full chapter

25 (A)N’ateeka Abaleevi mu yeekaalu ya Mukama nga balina ebitaasa, entongooli, n’ennanga, ng’ekiragiro kya Dawudi, ne Gaadi omulabi wa kabaka ne Nasani nnabbi bwe kyali; kubanga ekiragiro ekyo kyava eri Mukama ng’ayita mu bannabbi be.

Read full chapter

25 He stationed the Levites in the temple of the Lord with cymbals, harps and lyres in the way prescribed by David(A) and Gad(B) the king’s seer and Nathan the prophet; this was commanded by the Lord through his prophets.

Read full chapter