Add parallel Print Page Options

18 (A)Batabani ba Zeruyiya abasatu Yowaabu, Abisaayi, ne Asakeri baaliyo, era Asakeri yali muwenyusi wa misinde ng’empeewo ey’omu ttale.

Read full chapter

18 The three sons of Zeruiah(A) were there: Joab,(B) Abishai(C) and Asahel.(D) Now Asahel was as fleet-footed as a wild gazelle.(E)

Read full chapter

10 (A)Naye kabaka n’ayogera nti, “Luganda ki lwe nnina nammwe, mmwe batabani ba Zeruyiya? Bw’aba ng’ankolimira kubanga Mukama ye yamugambye nti, ‘Kolimira Dawudi,’ ani ayinza okubuuza nti, ‘Kiki ekikukoza bw’otyo?’ ”

Read full chapter

10 But the king said, “What does this have to do with you, you sons of Zeruiah?(A) If he is cursing because the Lord said to him, ‘Curse David,’ who can ask, ‘Why do you do this?’”(B)

Read full chapter

13 (A)Naye Sawulo n’addamu nti, “Nedda, tewali muntu anattibwa leero, kubanga olwa leero Mukama alokodde Isirayiri.”

Read full chapter

13 But Saul said, “No one will be put to death today,(A) for this day the Lord has rescued(B) Israel.”

Read full chapter