Add parallel Print Page Options

(A)Naye kabaka n’addira Alumoni ne Mefibosesi batabani ba Lizupa muwala wa Aya bombi be yazaalira Sawulo, ne batabani ba Mikali[a] muwala wa Sawulo be yazaalira Abuliyeri mutabani wa Baluzirayi Omumekolasi Sawulo be yalabiriranga bataano, n’abawaayo.

Read full chapter

Footnotes

  1. 21:8 Mikali ebiwandiiko ebimu bigamba Merabu

But the king took Armoni and Mephibosheth, the two sons of Aiah’s daughter Rizpah,(A) whom she had borne to Saul, together with the five sons of Saul’s daughter Merab,[a] whom she had borne to Adriel son of Barzillai the Meholathite.(B)

Read full chapter

Footnotes

  1. 2 Samuel 21:8 Two Hebrew manuscripts, some Septuagint manuscripts and Syriac (see also 1 Samuel 18:19); most Hebrew and Septuagint manuscripts Michal

23 (A)omulambo gwe teguulekebwenga ku muti ne gusulako ekiro kyonna; onoomuziikanga ku lunaku olwo lwennyini, kubanga omuntu awanikibwa ku muti, Katonda aba amukolimidde. Togwagwawazanga nsi Mukama Katonda wo gy’akuwa okugirya okubeera obusika bwo obw’enkalakkalira.

Read full chapter

23 you must not leave the body hanging on the pole overnight.(A) Be sure to bury(B) it that same day, because anyone who is hung on a pole is under God’s curse.(C) You must not desecrate(D) the land the Lord your God is giving you as an inheritance.

Read full chapter

44 (A)Omufirisuuti n’agamba Dawudi nti, “Sembera wano, omubiri gwo nnaagugabira ennyonyi ez’omu bbanga n’ensolo ez’omu nsiko.”

Read full chapter

44 “Come here,” he said, “and I’ll give your flesh to the birds(A) and the wild animals!(B)

Read full chapter