2 Abakkolinso 7:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 (A)Kuba bwe kiba nga ddala ebbaluwa gye nnabawandiikira yabanakuwaza, sikyejjusa; wabula ddala nkyejjusa, kubanga ebbaluwa eyo yabanakuwazaamu ekiseera kitono.
Read full chapter
2 Abakkolinso 2:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)Kyennava mbawandiikira ebyo byennyini bwe ndijja nneme kunakuwazibwa abo abandinsanyusizza, nga nnesiga nti essanyu lyange lye lyammwe mwenna.
Read full chapter
2 Abakkolinso 2:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)Kyennava mbawandiikira ndyoke ntegeere obanga muli bawulize mu nsonga zonna.
Read full chapter
1 Abakkolinso 5:1
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Okugoba owooluganda ow’empisa embi
5 (A)Twategeezebwa nga mu mmwe mulimu obwenzi, ate obwenzi obutali na mu baamawanga, kubanga omuntu atwala muka kitaawe n’amufuula mukazi we.
Read full chapter
1 Abakkolinso 5:2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
2 (A)Mwekuluntazizza mu kifo ky’okwewombeeka. Oyo akola ekikolwa ng’ekyo eky’okwekuluntaza, tasaanye kuggyibwamu mu mmwe?
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.