Add parallel Print Page Options

(A)Mujjukirenga abakulembeze bammwe abaababuulira ekigambo kya Katonda, nga mutunuulira empisa zaabwe nga mugobereranga okukkiriza.

Read full chapter

(A)ekyo ne kituleetera ffe ffennyini okubeenyumiririzaamu mu kkanisa za Katonda olw’okugumiikiriza kwammwe n’okukkiriza kwammwe wakati mu kuyigganyizibwa kwammwe kwonna awamu n’okubonaabona bye mugumiikiriza.

Read full chapter

nga mumanyi ng’okugezesebwa kw’okukkiriza kwammwe kuleeta okugumiikiriza.

Read full chapter

10 (A)Buli ow’okutwalibwa mu busibe
    wa kusiba.
Era buli ow’okuttibwa n’ekitala,
    wa kuttibwa na kitala.

Kubanga awo okugumiikiriza n’okukkiriza kw’abatukuvu we kutegeererwa.

Read full chapter

36 (A)Kubanga kibasaanira okugumiikiriza nga mukola Katonda by’ayagala mulyoke mufune ebyo bye yasuubiza.

Read full chapter