Add parallel Print Page Options

22 (A)kale mwambulemu obulamu obw’omuntu ow’edda, avunda olw’okwegomba okw’obulimba.

Read full chapter

(A)Temulimbagananga kubanga mweyambulako omuntu ow’edda n’ebikolwa bye,

Read full chapter

20 (A)kyokka ndi mulamu, si ku bwange, wabula ku bwa Kristo abeera mu nze; era obulamu bwe nnina kaakano mu mubiri, mbulina lwa kukkiriza Omwana wa Katonda, eyanjagala ne yeewaayo yekka ku lwange.

Read full chapter

12 (A)Bwe mwabatizibwa, mwaziikibwa wamu naye, ate ne muzuukizibwa wamu naye olw’okukkiriza kwammwe mu maanyi ga Katonda eyamuzuukiza mu bafu.

Read full chapter

20 (A)Obanga mwafiira wamu ne Kristo ne musumululwa okuva mu magezi ag’ebintu ebyangu eby’ensi, lwaki mufugibwa ebiragiro ng’ab’omu nsi?

Read full chapter

24 (A)Nga ndi muntu munaku! Ani alindokola mu mubiri guno ogugenda okufa?

Read full chapter