Add parallel Print Page Options

29 Mwekuume mulemenga okwogera ebigambo ebitasaana, wabula mwogerenga ebyo byokka ebizimba nga buli muntu bwe yeetaaga, biryoke bigase abo ababiwulira.

Read full chapter

29 Do not let any unwholesome talk come out of your mouths,(A) but only what is helpful for building others up(B) according to their needs, that it may benefit those who listen.

Read full chapter

50 (A)“Omunnyo mulungi, naye bwe guggwaamu ensa, guzzibwamu gutya obuka bwagwo? Noolwekyo mube n’omunnyo mu mmwe era mubeerenga n’emirembe buli muntu ne munne.”

Read full chapter

50 “Salt is good, but if it loses its saltiness, how can you make it salty again?(A) Have salt among yourselves,(B) and be at peace with each other.”(C)

Read full chapter

15 (A)Mutyenga Mukama waffe Kristo mu mitima gyammwe. Era bulijjo mubenga beetegefu okuddamu buli ababuuza okunnyonnyola essuubi lyammwe,

Read full chapter

15 But in your hearts revere Christ as Lord. Always be prepared to give an answer(A) to everyone who asks you to give the reason for the hope(B) that you have. But do this with gentleness and respect,

Read full chapter