Add parallel Print Page Options

11 (A)Mumanye nga kino kye kiseera, era essaawa etuuse mugolokoke okuva mu tulo, kubanga kaakano obulokozi bwaffe buli kumpi okusinga ne we twakkiririza.

Read full chapter

25 (A)Ddala ddala mbagamba nti, Ekiseera kijja, era kituuse, abafu lwe baliwulira eddoboozi ly’Omwana wa Katonda, era n’abaliwulira baliba balamu.

Read full chapter

Ekitiibwa kya Sayuuni Ekijja

60 (A)“Yimuka, oyake, kubanga ekitangaala kyo kizze kyase
    era ekitiibwa kya Mukama kikwakirako.

Read full chapter