Add parallel Print Page Options

15 (A)Kubanga obanga muganda wo anakuwala olw’ekyo ky’olya, oba tokyatambulira mu kwagala; tolyanga kintu kyonna ky’omanyi nga kinaakyamya omuntu oyo Kristo gwe yafiirira.

Read full chapter

15 If your brother or sister is distressed because of what you eat, you are no longer acting in love.(A) Do not by your eating destroy someone for whom Christ died.(B)

Read full chapter

(A)Kyokka mwegendereze bwe muba mukozesa eddembe lyabwe eryo, si kulwa nga mwesittaza abo abanafu mu kukkiriza. 10 Kubanga ggwe amanyi, singa omunafu mu kukkiriza akulaba ng’olya mu ssabo lya bakatonda abalala, ekyo tekirimugumya okulya ebiweereddwayo eri bakatonda abalala. 11 (B)Kale owooluganda oyo omunafu, Kristo gwe yafiirira, azikirizibwe olw’okumanya kwo! 12 (C)Noolwekyo bwe mukola ekibi ku booluganda muba muleeta ekiwundu ku mwoyo gwabwe kubanga banafu, era muba mukola kibi eri Kristo.

Read full chapter

Be careful, however, that the exercise of your rights does not become a stumbling block(A) to the weak.(B) 10 For if someone with a weak conscience sees you, with all your knowledge, eating in an idol’s temple, won’t that person be emboldened to eat what is sacrificed to idols?(C) 11 So this weak brother or sister, for whom Christ died, is destroyed(D) by your knowledge. 12 When you sin against them(E) in this way and wound their weak conscience, you sin against Christ.(F)

Read full chapter