Add parallel Print Page Options

(A)Mugende mulabe e Kalune;
    muveeyo mulage mu Kamasi ekikulu,
    ate era muserengete mu kibuga ky’Abafirisuuti eky’e Gaasi.
Basinga obwakabaka bwammwe obubiri?
    Ensi yaabwe esinga eyammwe obunene?

Read full chapter

25 (A)Mukama ow’Eggye, Katonda wa Isirayiri, agamba nti, “Nnaatera okuleeta ekibonerezo ku Amoni katonda w’e Tebeesi, ne ku Falaawo, ne ku Misiri, ne ku bakatonda be, ne ku bakabaka be, ne ku abo abeesiga Falaawo.

Read full chapter

(A)N’emikutu giriwunya ekivundu,
    n’emyala egiyiwa mu mugga omunene nagyo gikale;
ebitoogo n’essaalu nabyo biwotoke.
(B)Ebimera ebiri ku Kiyira,
    ku lubalama lwa Kiyira kwennyini,
ne byonna ebyasimbibwa ku Kiyira,
    birikala, birifuumuulibwa ne biggweerawo ddala.
(C)Era n’abavubi balisinda ne bakungubaga,
    n’abo bonna abasuula amalobo mu Kiyira
balijjula ennaku, abatega obutimba baliggweeramu ddala amaanyi.
(D)Era nate n’abo abakozesa obugoogwa obusunsule balinafuwa,
    n’abo abaluka engoye enjeru mu linena nabo bakeŋŋentererwe.

Read full chapter