Add parallel Print Page Options

11 (A)Abayisirayiri ne bakola ebibi mu maaso ga Mukama era ne basinza Babayaali.

Read full chapter

15 (A)N’erinnya ly’omukazi Omumidiyaani eyattibwa nga ye Kozebi muwala wa Zuuli, eyali omukulembeze mu kimu ku bika bya Midiyaani.

16 Mukama n’agamba Musa nti, 17 (B)“Abamidiyaani obayigganyanga n’obatta, 18 (C)kubanga baayagala okubazikiriza n’enkwe zaabwe bwe baabakyamya e Peoli, n’olwa Kozebi muwala w’omukulembeze w’e Midiyaani, omukazi oyo eyattibwa ku lunaku okwajjira kawumpuli olw’ebyo ebyali e Peoli.”

Read full chapter

Okutta Abamidiyaani

31 Mukama Katonda n’agamba Musa nti, (A)“Woolera eggwanga ly’abaana ba Isirayiri ku Bamidiyaani, oluvannyuma olyoke ogende abantu bo bonna gye balaga.”

(B)Awo Musa n’agamba abantu nti, “Muyungule okuva mu mmwe abasajja abalwanyi mubawe ebyokulwanyisa, beetegekere olutalo, batabaale Midiyaani bawoolere eggwanga lya Mukama Katonda ku Midiyaani.

Read full chapter