Add parallel Print Page Options

(A)“Mubuuze kaakano ng’abatuuze b’e Sekemu bonna bawulira nti, ‘Kiki ekisingako obulungi? Batabani ba Yerubbaali bonna ensanvu okubafuganga oba omuntu omu y’aba abafuganga?’ Mujjukire nti ndi wa musaayi gwammwe.”

Read full chapter

30 (A)Gidyoni yazaala abaana aboobulenzi nsanvu mu bakazi abangi be yalina.

Read full chapter

(A)Naye omumbejja Yekoseba muwala wa kabaka Yolaamu mwannyina Akaziya n’abba Yekoyaasi[a] n’amuggya mu balangira abaali bagenda okuttibwa, n’abateeka ye n’omukuza we mu kisenge ekimu ng’abakweka Asaliya, era Yekoyaasi n’atattibwa.

Read full chapter

Footnotes

  1. 11:2 Yekoyaasi yali tannaweza mwaka gumu, nga n’okuggibwa ku mabeere tannaggibwako (lunny 31; 12:1)