Add parallel Print Page Options

Ekiwandiiko ku Kisenge

(A)Kabaka Berusazza n’agabula embaga nnene eri abakungu be lukumi, ne banywa omwenge naye.

Read full chapter

(A)Laba omusajja wuuno ajjira mu ggaali,
    ng’alina n’ekibinja ky’embalaasi.
Era ayanukula bw’ati nti,
    ‘Babulooni kigudde, weewaawo kigudde.
Ebifaananyi bya bakatonda baakyo byonna
    bibetenteddwa wansi ku ttaka.’ ”

Read full chapter

31 (A)Matalisi omu agoberera omulala,
    omubaka omu n’agoberera munne,
okulangirira eri kabaka w’e Babulooni nti
    ekibuga kye kyonna kiwambiddwa,

Read full chapter