Ebikolwa by’Abatume 11:30
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
30 (A)ne batuma Balunabba ne Sawulo batwalire abakadde.
Read full chapter
Tito 1:5
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
5 (A)Kyennava nkuleka mu Kuleete, olyoke otereeze ebyo ebyetaaga okutereeza, era otekewo n’abakadde[a] b’ekkanisa mu buli kibuga, nga bwe nakulagira.
Read full chapterFootnotes
- 1:5 abakadde kitegeeza abantu abakulu mu kukkiriza abateekebwamu ekitiibwa abayinza okulondebwa ku nkiiko z’amakkanisa
Ebikolwa by’Abatume 13:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)Awo bwe baamala okusaba n’okusiiba, ne bassa emikono gyabwe ku Balunabba ne Sawulo, ne babasiibula ne bagenda.
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 20:32
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
32 (A)“Kaakano mbasigira Katonda n’ekigambo eky’ekisa kye ebiyinza okubazimba n’okubawa omugabo mu abo bonna abaatukuzibwa.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.