Ebikolwa by’Abatume 15:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)Bwe baatuuka mu Yerusaalemi ne baanirizibwa ekkanisa, abatume n’abakadde b’Ekkanisa bonna. Ne babategeeza byonna Katonda bye yabakozesa.
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 15:12
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
12 (A)Ekibiina kyonna ne kisiriikirira ne bawuliriza Balunabba ne Pawulo nga babategeeza eby’amagero n’obubonero Katonda bye yabakozesa nga bali ku mulimu gwe mu baamawanga.
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 21:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
19 (A)Okulamusaganya bwe kwaggwa, Pawulo n’abategeeza kinnakimu byonna Katonda bye yamukozesa ng’aweereza mu baamawanga.
Read full chapter
1 Abakkolinso 16:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 Kubanga ddala oluggi lw’Enjiri lunziguliddwawo, newaakubadde ng’eriyo bangi abampakanya.
Read full chapter
2 Abakkolinso 2:12
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Pawulo mu Tulowa
12 (A)Bwe natuuka mu Tulowa olw’enjiri ya Kristo, Mukama n’anzigulirawo oluggi,
Read full chapter
Abakkolosaayi 4:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)nga mwenna awamu mutusabira Katonda atuggulirewo oluggi okubuulira Enjiri, n’okutegeeza ekyama kya Kristo, kye nasibirwa.
Read full chapter
Okubikkulirwa 3:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 (A)Mmanyi ebikolwa byo. Laba nkugguliddewo oluggi, omuntu yenna lw’atayinza kuggala; kubanga olina amaanyi matono, okuumye ekigambo kyange n’oteegaana linnya lyange,
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.