Add parallel Print Page Options

20 (A)Ne babaleeta mu maaso g’abalamuzi, ne bagamba nti, “Abasajja bano Bayudaaya, basasamaza ekibuga kyaffe 21 (B)nga bayigiriza empisa n’obulombolombo bye tutakkirizibwa kugoberera na kukozesa mu mateeka gaffe ag’Ekiruumi.”

Read full chapter

20 They brought them before the magistrates and said, “These men are Jews, and are throwing our city into an uproar(A) 21 by advocating customs unlawful for us Romans(B) to accept or practice.”(C)

Read full chapter

(A)Era munoonye emirembe n’okukulaakulana kw’ekibuga gye mbatutte mu buwaŋŋanguse. Musabenga Mukama, ekibuga mukisabire kubanga bwe kikulaakulana nammwe mujja kukulaakulana.”

Read full chapter

Also, seek(A) the peace and prosperity of the city to which I have carried you into exile. Pray(B) to the Lord for it, because if it prospers, you too will prosper.”

Read full chapter

13 (A)Awo ne bagamba nti, “Danyeri omu ku baawaŋŋangusibwa okuva mu Yuda, takussaako mwoyo, ayi kabaka, newaakubadde etteeka ly’owandiise. Asaba eri Katonda we emirundi esatu buli lunaku.”

Read full chapter

13 Then they said to the king, “Daniel, who is one of the exiles from Judah,(A) pays no attention(B) to you, Your Majesty, or to the decree you put in writing. He still prays three times a day.”

Read full chapter

15 (A)banoonye mu bitabo eby’okujjukiza ebya bajjajjaabo. Mu bitabo ebyo ojja kuzuula ng’ekibuga ekyo kibuga kijeemu, ekyalumya emitwe gya bakabaka n’abaamasaza, era nga kifo ekimanyiddwa ng’ekijeemu okuva mu biro eby’edda. Era kyekyava kizikirizibwa.

Read full chapter

15 so that a search may be made in the archives(A) of your predecessors. In these records you will find that this city is a rebellious city, troublesome to kings and provinces, a place with a long history of sedition. That is why this city was destroyed.(B)

Read full chapter