Add parallel Print Page Options

Pawulo Atwalibwa e Kayisaliya

23 (A)Awo omuduumizi w’abaserikale n’ayita abamyuka be babiri n’abalagira nti, “Mutegeke ekibinja ky’abaserikale ebikumi bibiri, n’abeebagala embalaasi abaserikale nsanvu, n’ab’amafumu ebikumi bibiri, bagende e Kayisaliya ekiro kya leero ku ssaawa ssatu. 24 (B)Mutegekeewo n’embalaasi Pawulo z’ajja okweyambisa mu lugendo alyoke atwalibwe bulungi atuusibwe mirembe ewa Gavana Ferikisi.”

Read full chapter

Paul Transferred to Caesarea

23 Then he called two of his centurions and ordered them, “Get ready a detachment of two hundred soldiers, seventy horsemen and two hundred spearmen[a] to go to Caesarea(A) at nine tonight.(B) 24 Provide horses for Paul so that he may be taken safely to Governor Felix.”(C)

Read full chapter

Footnotes

  1. Acts 23:23 The meaning of the Greek for this word is uncertain.

40 (A)Naye Firipo n’alabikira mu Azoto, n’agenda ng’abuulira Enjiri mu bibuga byonna eby’omu kitundu ekyo okutuukira ddala e Kayisaliya.

Read full chapter

40 Philip, however, appeared at Azotus and traveled about, preaching the gospel in all the towns(A) until he reached Caesarea.(B)

Read full chapter

Firipo n’Omwesiyopya

26 (A)Awo malayika wa Mukama n’agamba Firipo nti, “Kwata ekkubo eriraga mu bukiikaddyo, eriva e Yerusaalemi nga liyita mu ddungu okugenda e Ggaaza.”

Read full chapter

Philip and the Ethiopian

26 Now an angel(A) of the Lord said to Philip,(B) “Go south to the road—the desert road—that goes down from Jerusalem to Gaza.”

Read full chapter