Add parallel Print Page Options

(A)Enkeera, abafuzi n’abakulembeze b’Abayudaaya, n’abannyonnyozi b’amateeka ne bakuŋŋaanira mu Yerusaalemi.

Read full chapter

The next day the rulers,(A) the elders and the teachers of the law met in Jerusalem.

Read full chapter

(A)Baali ne Ana Kabona Asinga Obukulu, ne Kayaafa, ne Yokaana, ne Alegezanda n’abalala bangi abaalina oluganda ne Kabona Asinga Obukulu.

Read full chapter

Annas the high priest was there, and so were Caiaphas,(A) John, Alexander and others of the high priest’s family.

Read full chapter

27 (A)Awo abatume bwe baaleetebwa, ne bayimirira mu maaso g’Olukiiko Olukulu, Kabona Asinga Obukulu n’ababuuza

Read full chapter

27 The apostles were brought in and made to appear before the Sanhedrin(A) to be questioned by the high priest.

Read full chapter

34 (A)Naye omu ku abo abaali mu Lukiiko Olukulu, Omufalisaayo erinnya lye Gamalyeri, eyali omunnyonnyozi w’amateeka era nga n’abantu bamussaamu nnyo ekitiibwa, n’alagira abatume bagira bafulumizibwa ebweru.

Read full chapter

34 But a Pharisee named Gamaliel,(A) a teacher of the law,(B) who was honored by all the people, stood up in the Sanhedrin and ordered that the men be put outside for a little while.

Read full chapter

41 (A)Abatume ne bava mu Lukiiko nga basanyuka kubanga baasaanyizibwa okukwatibwa ensonyi n’okubonaabona olw’Erinnya.

Read full chapter

41 The apostles left the Sanhedrin, rejoicing(A) because they had been counted worthy of suffering disgrace for the Name.(B)

Read full chapter

22 (A)Naye mbagamba nti Buli alisunguwalira muganda we aliwozesebwa. Na buli anaagambanga muganda we nti, ‘Laka,’ anaatwalibwa mu lukiiko lw’abakulembeze b’Abayudaaya n’awozesebwa. Na buli anaagambanga nti, ‘Musirusiru,’ asaanidde okusuulibwa mu muliro ogwa ggeyeena.

Read full chapter

22 But I tell you that anyone who is angry(A) with a brother or sister[a][b] will be subject to judgment.(B) Again, anyone who says to a brother or sister, ‘Raca,’[c] is answerable to the court.(C) And anyone who says, ‘You fool!’ will be in danger of the fire of hell.(D)

Read full chapter

Footnotes

  1. Matthew 5:22 The Greek word for brother or sister (adelphos) refers here to a fellow disciple, whether man or woman; also in verse 23.
  2. Matthew 5:22 Some manuscripts brother or sister without cause
  3. Matthew 5:22 An Aramaic term of contempt